Adam Wange by Alien Skin FT Diana Nalubega
Eh
Lafitte Beats
Fangone Forest
Alien, Diana Nalubega
Shidy Beats
Weh mi say, eh
Alien
By’okola bibyo byaddala si bye bya bali
Njagala tukwatagane tubeere babiri
Nebyokukwanakwana byonna mbisse ebbali
N’abo bonna abaluleeta bonna mbalabe kya muli
Diana
Your body fire
Beera Adam wange
I can be your Eva
Forever
Your body fire
Beera Adam wange
I can be your Eva
Forever
Diana
Bino binyuma binyuma aah
Ah aah ah
Wavumbula, wavumbula
Ah aah ah
Wasima, n’otoolaayo love eno
Mu mutima
Abasumbuyi nabaleka bannema
Bwe nalaba gwe eeh eh
I need your love nkuyoya
Ssaawa eno babe
Ssaawa eno oh
Diana
Your body fire
Beera Adam wange
I can be your Eva
Forever
Your body fire
Beera Adam wange
I can be your Eva
Forever
Alien
Hmmm, weh mi say eh
Nze kendikufuna sirirabankana kubanga
Osinga bangi abataayaaya mpulira
Yeggwe eyava mu kasengejja
Nange nenfuba nenzija n’akakuŋŋunta
Kati nze njagala nkutwaleko e Mulago mu Kisenyi
Nkulambuze abaniga b’e Mengo oh
Njagala tuwanike ebbango tubalage nti ffe
Tuwanika amabango
Eno mu Ghetto bboyi bw’otozoleya Ghetto
Omuntu owa Ghetto afunye baby amukwatira ensawo
Maama tosobola
Weh mi say
Diana
Your body fire
Beera Adam wange
I can be your Eva
Forever
Your body fire
Beera Adam wange
I can be your Eva
Forever
Both
Ne lwesikulabye my babe
Tera omalirize eyo gyoli
Kati okola biki e Nateete?
Oliyiga n’emize emibi egyo
Bubu bubu (bubu)
Bibeera biruma njuna naawe (naawe)
Kayinja mu mutwe babe (babe)
Binyuma wodda we nzira naawe
By’okola bibyo byaddala si bye bya bali
Njagala tukwatagane tubeere babiri
Nebyokukwanakwana byonna ndese bbali
N’abo bonna abaluleeta bonna mbalabe kya muli