Batujooze – Streams Of Life Lyrics

Byakyuse omwavu tanyumya
Awulikika ddala nga amagezi atalina
Batutuuma n’amannya eryange lireke
Owoza amagezi ge mbawa nti galeke ogetaaga
Temunyiiga ŋŋamba tukole
Entondo ozireke n’abagagga bagenda mu ggulu
Tuleme okwekwasaKambireke nkimanyi tunyiiga manguNaye mbabuulidde
Kampakase ensimbi nze ne nzikwasaOba nzikanga ate?
Batujooze, eeh
Bamanyi otukuba ssebo ate ne batuloopa
BatukiinyeMbu twesiimye tugumira empewo sso butaagaaneBatujooze, eeh
Tugumye naye n’engoye ezaffe zitubodde
ObusunguMbu tulinga abamira bbomu obwavu bulwadde amazimaBatujooze, eeh
Bamanyi otukuba ssebo ate ne batuloopa
BatukiinyeMbu twesiimye tugumira empewo sso butaagaane
Batujooze, eeh
Tugumye naye n’engoye ezaffe zitubodde
ObusunguMbu tulinga abamira bbomu obwavu bulwadde amazima
Jacob Beats
Mbu tugasa nnyo tulina amaanyi
Era mbu tubaleebeeta bbo baakola money ssi mifumbiWadde bajeregamu naye oluusi
Tusaanye ne twefumiitiriza tulwane tugobe obwavu
Tukogga njala ne twewaana
Mbu olutalo ne lubalukawo mba mponye nnyo mba nga kyasi
Olumu mbavaamu sibalimbaKuba muweebuula
Mujje tulwane tugobe obwavu
By’ebigambo byange
Batujooze, eeh
Bamanyi otukuba ssebo ate ne batuloopa
Batukiinye
Mbu twesiimye tugumira empewo sso butaagaane
Batujooze, eeh
Tugumye naye n’engoye ezaffe zitubodde
Obusungu
Mbu tulinga abamira bbomu obwavu bulwadde amazima
Batujooze, eeh
Bamanyi otukuba ssebo ate ne batuloopa
Batukiinye
Mbu twesiimye tugumira empewo sso butaagaane
Batujooze, eeh
Tugumye naye n’engoye ezaffe zitubodde
Obusungu
Mbu tulinga abamira bbomu obwavu bulwadde amazima