Mu Kisenge Lyrics – Winnie Nwagi & Crysto Panda
Mu Kisenge Lyrics – Winnie Nwagi & Crysto Panda
Nessim Pan Production
Mu kisenge-nge
Yitawo yitawo mu kisenge-nge
Panda
Mu kisenge-nge
Fire Baby
Okwo okusaba nkuwulira nga order muli
Nkimanyi nti ekiddako kintabuli
Eno y’essaawa y’obuyimba buli
Obutakola show mu public
Kati kati kati
Bw’oba ng’ompise indoor
Ah fi lock up the door lock the window
Kati bala kamati
You know how the ting go
Okimanyi akabiri kalimu ebirungo
Njagala nkutwale mu kisenge (munda)
Tuzimbemu akasenge (munda)
Omukwano tuguzinge mu masuuka-ka (munda)
Tusiige ku kisenge
Nze njagala nkutwale mu kisenge (munda)
Tuzimbemu akasenge (munda)
Omukwano tuguzinge mu masuuka-ka (munda)
Tusiige ku kisenge (munda)
Sim simma
Who got the keys to my Beamer?
Face ya Rihanna ate amazina ga Shakira
Anyenya bw’aseka kawoomera nga Macarena
Wig wag tik tik tak bala bala
Hmmm, ah busy body
N’omutima eno gwekaase
Yeah, ah pretty lady
N’amaaso gange geekyaye
Gaagala kukulaba ng’oli fine of course
Mmaze okukusoma I’ve passed my course
Kabube buseerezi nzija by force
Eyange tetubira four by four, kyana
Njagala nkutwale mu kisenge (munda)
Tuzimbemu akasenge (munda)
Omukwano tuguzinge mu masuuka-ka (munda)
Tusiige ku kisenge
Nze njagala nkutwale mu kisenge (munda)
Tuzimbemu akasenge (munda)
Omukwano tuguzinge mu masuuka-ka (munda)
Tusiige ku kisenge (munda)
Hmmm ah busy body
N’omutima eno gwekaase
Yeah, ah pretty lady
N’amaaso gange geekyaye
Kati kati kati
Bw’oba ng’ompise indoor
Ah fi lock up the door lock the window
Kati bala kamati
You know how the ting go
Okimanyi akabiri kalimu ebirungo
Njagala nkutwale mu kisenge (munda)
Tuzimbemu akasenge (munda)
Omukwano tuguzinge mu masuuka-ka (munda)
Tusiige ku kisenge
Nze njagala nkutwale mu kisenge (munda)
Tuzimbemu akasenge (munda)
Omukwano tuguzinge mu masuuka-ka (munda)
Tusiige ku kisenge (munda)
A Panda gang gang
Crysto Panda, Winnie Nwagi pon di-dis
Ray and Dokey pon di pe-pe-pen
Nessim, agikubye