Okikoze otya by Ssozi Mo lyrics
Okikoze otya by Ssozi Mo lyrics
Nasanze omulenzi jjo oli bwe twasomanga e Kabimbiri
Ng’era y’eyali atukulembera abaasomerayo mmwe mwamanya
Wagiranga n’omusaba oba akuyambeko ennamba emu bweti
Ng’omulenzi yeeraga bitya olwo n’akukimba gwe n’olumwa
Yakulemberanga okusoma nga ne mu fees ffe twamuta
Ng’ewaabwe basasula na mwaka neziggwayo mu kutandika
Naye nga gwe ne gy’obeera baabuwe
Omanyi n’okusiba enjala n’osula
Nga ne report z’ofunyeeko zibalwa
Ng’ebya fees bya kupanga kitawe
Omulenzi olwannengedde ati n’asembera kwekumpenya
Nga yenna agubyegubye nnyo olwo n’afukamira kwekumbuuza
Nti gwe gwe nali nsinga eri mu bitabo nga n’ewammwe musula
Mazima okikoze otya nze ntobye nnyo ng’ebintu byesiba?
Kweggamba nga ky’ategeeza
Nti nze gwe yali asinga luli
Nali wa kusiraana nnyo era nendaba
Oh oh oh
(If it wasn’t for you Lord)
Ye le le le
(I would fail if it wasn’t for you)
If it wasn’t for you
(If it wasn’t for you Lord)
Eeeh ye le le le
(I would fail if it wasn’t for you)
If it wasn’t for you Lord
(If it wasn’t for you Lord)
Oooh, ye le le le
(I would fail if it wasn’t for you)
If it wasn’t for you Lord
(If it wasn’t for you Lord)
Oooh, ye le le le
(I would fail if it wasn’t for you)
Waliwo abayiseewo kuba baba ba maanyi nga byabata
Nga bwe guba mulimu bagulanga n’ossaayo empapula weetege
Ebigezo obiyiseemu bambi n’olinda oba okukuyita
Oli n’akuyitako nga tagezeseddwa omulimu n’afuna
Empapula zo ze wasabirako n’ozisanga eri ku kasasiro
Obusente obwakusomesa nebukusala bwebutyo oh bambi
Naye Katonda n’akutaasa n’oloka
Mu kufuba okungi nooteeganya by’okola
Gwe Katonda n’akutaasa n’oloka
Mu kufuba okungi nooteeganya by’okola
Omulenzi olwannengedde ati n’asembera kwekumpenya
Nga yenna agubyegubye nnyo olwo n’afukamira kwekumbuuza
Nti gwe gwe nali nsinga eri mu bitabo nga n’ewammwe musula
Mazima okikoze otya nze ntobye nnyo ng’ebintu byesiba?
Kweggamba nga ky’ategeeza
Nti nze gwe yali asinga luli
Nali wa kusiraana nnyo era nendaba
Oh oh oh
(If it wasn’t for you Lord)
Ye le le le
(I would fail if it wasn’t for you)
If it wasn’t for you
(If it wasn’t for you Lord)
Eeeh ye le le le
(I would fail if it wasn’t for you)
If it wasn’t for you Lord
(If it wasn’t for you Lord)
Oooh, ye le le le
(I would fail if it wasn’t for you)
If it wasn’t for you Lord
(If it wasn’t for you Lord)
Oooh, ye le le le
(I would fail if it wasn’t for you)
Okikoze otya by ssozi mo,
Okikoze otya by Ssozi mo, Okikoze otya by Ssozi mo audio, Okikoze otya by Ssozi mo audio download, Okikoze otya by Ssozi mo Lyrics, Okikoze otya by Ssozi mo Lyrics Video, Okikoze otya by Ssozi mo English Translation Lyrics,
Okikoze otya by Ssozi mo mp3, Okikoze otya by Ssozi mo mp4, Okikoze otya by Ssozi mo mp3 audio download, Okikoze otya by Ssozi mo lyrics video, Okikoze otya by Ssozi mo video, Okikoze otya by Ssozi mo full song, Okikoze otya by Ssozi mo official song,
Okikoze otya by Ssozi mo full audio, Okikoze otya by Ssozi mo official audio, Okikoze otya by Ssozi mo official video, Okikoze otya by Ssozi mo speedup, Okikoze otya by Ssozi mo TikTok Song, Okikoze otya by Ssozi mo TikTok videos, Okikoze otya by Ssozi mo TikTok challenges,
Okikoze otya by Ssozi mo TikTok compilation, Okikoze otya by Ssozi mo TikTok dance, Okikoze otya by Ssozi mo TikTok mashup, Okikoze otya by Ssozi mo TikTok version, Okikoze otya by Ssozi mo TikTok remix, Ssozi mo Okikoze otya, Ssozi mo lyrics Okikoze otya song, Ssozi mo Okikoze otya Lyrics, Ssozi mo Okikoze otya audio download, Okikoze otya by Ssozi mo, Amapiano Okikoze otya TikTok Song
Ssozi mo news today,
Ssozi mo trending video,
Ssozi mo biography,
Ssozi mo telephone number,
Ssozi mo lover,
Ssozi mo house,
Ssozi mo wealthy,
Ssozi mo concert,
Ssozi mo children,