Soft Radio
Lyrics

Biwato Lyrics – Recho Rey

(intro)

Ggwe kola kiwato osirike
Omukazi kola kiwato osirike (Recho its way we do it brrrh)
Kola kiwato osirike (It’s the black girl fly)
Omukazi kola kiwato osirike (Big Davie Logi to the World)

(verse)

Laba Kalibala
Yalobedde ku kiwala kya munyankole
Wamma bitole bitole
Omuziki tugumenyeka bitole bitole (TNS)
Mpaka za kuzina
Abalinamu amazina bakuzina (kuzina)
Gaziya gaziya
Amagulu funza kati bwogaziya (kuzina)

Related Articles

(chorus)

Bakolerera biki (biwato)
Abasajja bakolerera biki (biwato)
Babanyolera biki (biwato)
Abawala babanyolera biki (biwato)
Mukolerera biki (biwato)
Abasajja mukolerera biki (biwato)
Mubanyolera biki (biwato)
Abawala mubanyolera biki (biwato)

(verse)

Situkamu kati laba stamina (stamina)
Va ne kw’ebyo ebyabali ba Amina (ba Amina)
A-Amina, laba stamina, hee
Ggwe kola kiwato osirike
Omukazi kola kiwato osirike
Nkugambye kola kiwato osirike
Omukazi kola kiwato osirike, brrrh
Biri biri biri bambe
Olwa leero njagala kati tubambe, eh eh
Zavugidde wa tulumbe
Omuziki gunyumira ne ku lumbe, ayi!
Mpaka za kuzina
Abalinamu amazina bakuzina (kuzina)
Gaziya gaziya
Amagulu funza kati bwogaziya (kuzina)

(chorus)

Bakolerera biki (biwato)
Abasajja bakolerera biki (biwato)
Babanyolera biki (biwato)
Abawala babanyolera biki (biwato)
Mukolerera biki (biwato)
Abasajja mukolerera biki (biwato)
Mubanyolera biki (biwato)
Abawala mubanyolera biki (biwato)

(verse)

Laba Kalibala
Yalobedde ku kiwala kya munyankole
Wamma bitole bitole
Omuziki tugumenyeka bitole bitole
Situkamu kati laba stamina (stamina)
Va ne kw’ebyo ebyabali ba Amina (ba Amina)
A-Amina, laba stamina, hee

(hook)

Ggwe kola kiwato osirike
Omukazi kola kiwato osirike
Nkugambye kola kiwato osirike
Omukazi kola kiwato osirike

(outro)

Bakolerera biki (biwato)
Abasajja bakolerera biki (biwato)
Babanyolera biki (biwato)
Abawala babanyolera biki (biwato)
Biwato
Biwato, hee
Biwato (it’s the black girl fly)
Biwato

Related Articles

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *


Back to top button