Mbimalanga by Aroma & Acidic Vokoz Lyrics
Mbimalanga by Aroma & Acidic vokoz
A-A-Aroma
Aah
One Blessing, Made It
The Lyrical Boy
Acidic Vokoz
Dropper Beats
Nze n’olumu ntyamu, ntyamu
Abakwegomba bangi nnyo ntyamu, ntyamu
Eeh, naawe eh
Baby comfort me
Ŋŋambaako nti you’re mine
Omukwano gwo gw’amaanyi
I don’t want compete (eeh)
For your love ah go do anything
And am ready to lose anything
For your love I can run
For your love am gonna work so hard
Gwe tuula weesirikire
Ebibyo obinkwase (ebyo mbimalanga)
Baby tuula weesirikire
Ebirungi ndeete (ebyo mbimalanga)
Naawe tuula weesirikire
Kasita okyogedde (ebyo mbimalanga)
Kati gwe tuula weesirikire
Nze wendi everyday (ebyo mbimalanga)
Eeeh
Ndi available w’onneetaagira
Ndi available nze w’onjagalira, call me
Nze nnina omukwano gwe nnina nnina
Omukwano ogutalina alina, try me
Jangu ondozeeko olabe eh
Oba omunnyo mu nva gwanoze
Byonna bye nnina bibyo gwe
Abalala nabaleka bali ku byabwe
Baby comfort me
Ŋŋambaako nti you’re mine
Omukwano gwo gw’amaanyi
I don’t want compete (babe)
For your love I can do anything
And am ready to lose anything
For your love I can run
For your love am gonna work so hard
Gwe tuula weesirikire
Ebibyo obinkwase (ebyo mbimalanga)
Baby tuula weesirikire
Ebirungi ndeete (ebyo mbimalanga)
Naawe tuula weesirikire (babe)
Kasita okyogedde (ebyo mbimalanga)
Kati gwe tuula weesirikire
Nze wendi everyday (ebyo mbimalanga)
Darling
Nze n’olumu ntyamu, ntyamu
Abakwegomba bangi nnyo ntyamu, ntyamu
Eeh, babe
Jangu ondozeeko olabe eh
Oba omunnyo mu nva gwanoze
Byonna bye nnina bibyo gwe
Abalala nabaleka bali ku byabwe
Baby comfort me
Ŋŋambaako nti you’re mine (aah ah)
Omukwano gwo gw’amaanyi
I don’t want compete (eeh)
For your love ah go do anything
And am ready to lose anything (aah ah)
For your love I can run
For your love am gonna work so hard
Gwe tuula weesirikire
Ebibyo obinkwase (ebyo mbimalanga)
Baby tuula weesirikire
Ebirungi ndeete (ebyo mbimalanga)
Naawe tuula weesirikire (uh yeah ah)
Kasita okyogedde (ebyo mbimalanga)
Kati gwe tuula weesirikire
Nze wendi everyday (ebyo mbimalanga)
Mbimalanga
Acidic Vokoz
Mbimalanga
The Lyrical Boy