Soft Radio
Lyrics

Wendi Lyrics -Biswanka, Zinc

(intro)

Oyo Sean
Zinc music
A story teller aah
Brian Beats
Dem call me Biswanka, era iih yeah

(verse)

Ndagukunda cyane
Kimanye nti omukwano baby gwe nina gyoli ngulina mu excess
Era nga gunfudde na restless, uuh
Buli lunaku ngusabira
Omukwano gwaffe guwangaale ng’ogwa Katonda
Gwalina eri abantu be ab’ensi eno
Oli omu wekka, wekka dear
Era yeah, yegwe wekka
Wekka dear, ambudabuda okukamala

Related Articles

(chorus)

Wonjagalira wendi, wendi
Omukwano gwo gumala
Kansubire wooli, kuba wendi
Omukwano gwo gumala
Nange wendi iih wendi
Omukwano gwo gumala
Kansubire wooli, kuba wendi
Omukwano gwo gumala

(verse)

Kimuli kyange, bwe nkuluwoozako
Nebwebubeera misana oba nga kiro
Ennaku ogimalako, uuuh
Kabuuti yange
Embugumyako
Mu budde bw’empewo nga ntintima
Gyenebikako
Otulo netujja
Be my man, I will be your woman
Baleete etooke nfumbe nyige
I will take care of you
I’m a marriage material

(chorus)

Wonjagalira wendi, wendi
Omukwano gwo gumala
Kansubire wooli, kuba wendi
Omukwano gwo gumala
Nange wendi iih wendi
Omukwano gwo gumala
Kansubire wooli, kuba wendi
Omukwano gwo gumala

(chorus)

Wonjagalira wendi, wendi
Omukwano gwo gumala
Kansubire wooli, kuba wendi
Omukwano gwo gumala
Nange wendi iih wendi
Omukwano gwo gumala
Kansubire wooli, kuba wendi
Omukwano gwo gumala

(outro)

Ndagukunda cyane
Kimanye nti omukwano baby gwenina gyoli ngulina mu excess
Era nga gunfudde na restless, uuh
Buli lunaku ngusabira
Omukwano gwaffe guwangaale ng’ogwa Katonda
Gwalina eri abantu be ab’ensi eno

Related Articles

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *


Back to top button