Okigatta Lyrics – Ruth Ngendo
(intro)
Waguan
Bassboi
(verse)
Oli kimuli kyange nkufukirira n’omulisa
Oli taala lyange enjakila ne munzikiza
Mubiloto nkulota nkuzalireyo son oba daughter
Akulwanire nga soldier ontamiza ng’ate nywede soda my babe, yeah yeah
Kabisi kandagala tonsubya
Mu mutima ne mubiri wambuna
Bwe ntandika okunyumya simale
Nja bilalasa nja bilalasa
(pre-chorus)
Yitawo ofukirire ekimuli
Ebirungo byonna biri muli
Ah yitawo ofukirire ekimuli
Ebirungo byonna biri muli
(chorus)
Gwe wayigirawa okwagala (okigatta)
Omperawo kyenjoya (okigatta)
Gwe wayigirawa okwagala (okigatta)
Ojirawo wenjoya, mmmh zaddy leeta
Gwe wayigirawa okwagala (okigatta)
Omperawo kyenjoya (okigatta)
Gwe wayigirawa okwagala (okigatta)
Ojirawo wenjoya, mmmh zaddy leeta
(verse)
Heh! I can’t get enough of your love ooh, hiee!
Nsaba ombegereko nze tonsubya love eno, eeh, baby
Tojja kikondo ku clutch omuliro yongeza baby do me like that, uuh!
Bwojja ekikondo ku clutch omuliro gugenderera baby never do me that, aah yeah
(hook)
Kabisi kandagala tonsubya
Mu mutima ne mubiri wambuna
Bwe ntandika okunyumya simale
Nja bilalasa nja bilalasa
(pre-chorus)
Yitawo ofukirire ekimuli
Ebirungo byonna biri muli
Ah yitawo ofukirire ekimuli
Ebirungo byonna biri muli
(chorus)
Gwe wayigirawa okwagala (okigatta)
Omperawo kyenjoya (okigatta)
Gwe wayigirawa okwagala (okigatta)
Ojirawo wenjoya, mmmh zaddy leeta
Gwe wayigirawa okwagala (okigatta)
Omperawo kyenjoya (okigatta)
Gwe wayigirawa okwagala (okigatta)
Ojirawo wenjoya, mmmh zaddy leeta
(verse)
Oli kimuli kyange nkufukirira n’omulisa
Oli taala lyange enjakila ne munzikiza
Mubiloto nkulota nkuzalireyo son oba daughter
Akulwanire nga soldier ontamiza ng’ate nywede soda my babe, yeah yeah
Kabisi kandagala tonsubya
Mu mutima ne mubiri wambuna
Bwe ntandika okunyumya simale
Nja bilalasa nja bilalasa
(pre-chorus)
Yitawo ofukirire ekimuli
Ebirungo byonna biri muli
Ah yitawo ofukirire ekimuli
Ebirungo byonna biri muli
(chorus)
Gwe wayigirawa okwagala (okigatta)
Omperawo kyenjoya (okigatta)
Gwe wayigirawa okwagala (okigatta)
Ojirawo wenjoya, mmmh zaddy leeta
Gwe wayigirawa okwagala (okigatta)
Omperawo kyenjoya (okigatta)
Gwe wayigirawa okwagala (okigatta)
Ojirawo wenjoya, mmmh zaddy leeta
(outro)
I can’t get enough of your love ooh
JahLive