Bagezi boka Lyrics – Pallaso
(Intro)
Omubanda alopye ku Police, hee!
Nze sibangako mukwano gwakyo
Kyenva nakigunjula
Kawempe teva badongo
DT Ranks
(Chorus)
Njagala kumanya abagezi muliwa
Tuve mu kusaaga abagezi muliwa
Nzuno ntuuse abagezi muliwa
Nze siri bino ebidongo by’omukabira
Njagala kumanya abagezi muliwa
Tuve mu kusaaga abagezi muliwa
Kano k’abagezi bagezi bokka
Nze siri bino ebidongo by’omukabira
(Verse 1)
Wakalya ebimenke n’emikwano gyabyo
Kawempe tetuwena akazanyo tukamanyi
Ogamba oli munigga naye wanyereka
Lipanda tukuba tuli baakabi biso bisala
Omubanda owaddala (yenze)
Gw’obanga totambaala (yenze)
Akukima ne gy’osula (yenze)
Weyita mubanda nga wasitama
Bye mwepakira mu kayumba (yenze)
Talumba atamulumba (yenze)
Oyo akuyitisa Police (yenze)
Tujja bamalako ekibuli ky’akakoola
Kirira babulire biki bye tukola
Bwe tukusalako ebiviiri tubisalako
Muli babanda nabaki nga temuwera
Bukonde bwe mukasuka nga tebunoga
Kibijigiri ggwe vva ku bantu
Mukuba basawo amateeka ne mumenya
Nali nkikute wano ate ne munenya
Singa mwandeka kale mtchew
(Chorus)
Njagala kumanya abagezi muliwa
Tuve mu kusaaga abagezi muliwa
Nzuno ntuuse abagezi muliwa
Nze siri bino ebidongo by’omukabira
Njagala kumanya abagezi muliwa
Tuve mu kusaaga abagezi muliwa
Kano k’abagezi bagezi bokka
Nze siri bino ebidongo by’omukabira
(Verse 2)
Beera ne pepper spray buli lw’ondaba
Ogenda kwetaaga Police buli lw’ondaba
Ogwali guzikidde mbuza lwaki ogukuma
Olipira ne Kyagulanyi ng’oli fala
Kikazi ggwe yeno essawa okimanyi
Pallaso born lyrically from another planet
These niggas broke and even allergic to money
You punks just started what you punks can’t finish
Alemera mu kubo ng’ofuuka ekubo
Tulaga ya mudogo funga mudomo
Mbu ne Luzira yasulanga ku ddobo
Boot bagifungula yasula mu kabadiya
Kibijigiri ggwe vva ku bantu
Mukuba basawo amateeka ne mumenya
Nali nkikute wano ate ne munenya
Singa mwandeka kale mtchew
(Chorus)
Njagala kumanya abagezi muliwa
Tuve mu kusaaga abagezi muliwa
Nzuno ntuuse abagezi muliwa
Nze siri bino ebidongo by’omukabira
Njagala kumanya abagezi muliwa
Tuve mu kusaaga abagezi muliwa
Nzuno ntuuse abagezi muliwa
Nze siri bino ebidongo by’omukabira
Bagezi boka by Pallaso,
Bagezi boka by Pallaso,
Pallaso Bagezi boka,
Pallaso Bagezi boka audio,
Pallaso Bagezi boka audio download,
Pallaso Bagezi boka mp3 audio download,
Pallaso Bagezi boka Lyrics,
Pallaso Bagezi boka Lyrics Video,
Pallaso Bagezi boka official audio,
Pallaso Bagezi boka official video,
Pallaso Bagezi boka official song,
Pallaso Bagezi boka full song audio,
Pallaso Bagezi boka TikTok Song,
Pallaso Bagezi boka TikTok videos,
Pallaso Bagezi boka TikTok challenges,
Pallaso Bagezi boka TikTok Compilation,
Pallaso Bagezi boka TikTok dance,