Soft Radio
Lyrics

Byanzigwako by Victor Ruz Lyrics

Byanzigwako by Victor Ruz Lyrics

Baby nah baby nah me nah need love ×3

Me nah need love, tired of love, fade up if love

Nkusaba wuliriza nnina ekiwandiiko, ekiwata kwebyo ebyabaawo

Related Articles

Lwenakuyita owange nondekawo, nga olaba otuuse nonvaako

Nawulira luli kukizindalo, mbu wafunayo eyo gwofaako

Eyakujja kukiyumba kyembawo, wavva kube’Kigandalo

Nasigala nzikiriza ensobi, jenakola okukuganza

Nga omutima ogubuyaanya, okutuusa okugulwaza

Nze eyakuteerawo amadaala bwewalinya wavinbawo nze nengwa eiy, am sorry oku judging’a.. tobeera nga please butwa

Byanzigwako baby bwewansuula,

Byanzigwako, nogenda nomulala,

Byanzigwako, nawulira nga nfa aah Nawulira nga nfa

Byanzigwako baby bwewansuula

Byanzigwako, baby yeah aah yeeeh

Byanzigwako, ebigambo byanzigwako

Byanzigwako byenali mbala wabiyiwa nga olwo oli kumulamwa omugwila wanteeka muntaana e Buziika, yeah

Byanzigwako gwenali nesize omusanga, nga abala bisinga ekibimba, okwo kwossa nokweyita enswa, nga abuukila jatali wangaalira, labalaba kati yagenda kulaalila, bigaana ate adda jeyasookera, baby otuuse nafuna byenkola.. yeah

Nebwewetonda otyaa siyinza kukyuusamu nedda

We coming back never

Ddayo joova ssikyetaaga

Byanzigwako baby bwewansuula,

Byanzigwako, nogenda nomulala,

Byanzigwako, nawulira nga nfa aah Nawulira nga nfa

Byanzigwako baby bwewansuula

Byanzigwako, baby yeah eeeh

Byanzigwako, ebigambo byanzigwako

Baby nah baby nah me nah need love

Baby nah baby nah me nah need love

Baby nah baby nah me nah need love

Me nah need love, tired of love, fade up of love

Nkusaba wuliriza nnina ekiwandiiko, ekiwata kwebyo ebyabaawo

Lwenakuyita owange nondekawo, nga olaba otuuse nonvaako

Nawulira luli kukizindalo, mbu wafunayo eyo gwofaako

Eyakujja kukiyumba kyembawo, wavva kube’Kigandalo,

Nebwewetonda otyaa siyinza kukyuusamu nedda

We coming back never

Ddayo joova ssikyetaaga

Byanzigwako, lwewasalawo ekyo’kundeka

Mumutima gwo nonsamgula,

Ebigambo byanzigwako oooh

Byanzigwako, lwewasalawo ekyo’kundeka

Mumutima gwo nonsamgula,

Ebigambo byanzigwako oooh

Related Articles

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

Back to top button