Soft Radio
Lyrics

Kubuko Lyrics – Acidic Vokoz

(Intro)

Kubuko kubuko kubuko (A Teen Lavv)
Kubuko kubuko kubuko (One Blessing made it)
Oh nana (The Lyrical Boy)

(Verse 1)

Ssente azirina ne figure agirina
Mbulira ki kyatalina
Ka colour akalina n’empisa azirina, eh eh
Nafunye omwana namaze
Yandibanga yandoze
Era ntere ndabe ku ŋŋanda zze, ah ah
Ali deep munda
Omwana yanunga lunga
Ebiwundu munze mwona
Ono yabitunga tunga

Related Articles

(Pre-Chorus)

Aah, totyanga kugamba banno eyo
Bagambe nti nkwagala nnyo
Bwenfunamu ssente omwaka guno
Tugenda kujooga mu lo (babe)

(Chorus)

Kubuko kubuko kubuko
Ekisigalidde genda kubuko
Kubuko kubuko kubuko
Ekisigalidde genda kubuko
Kubuko kubuko
Ekisigalidde genda kubuko
Kubuko baby kubuko
Ekisigalidde genda kubuko

(Verse 2)

Abakadde ndibagulirayo akamotoko
Onkuzaala omulungi nantaboneka
Ggwe sirikuganya kusiwuuka
Ekitooke kifa nsalira
Mu bolabyeko nze ndi different
I am so different
Nja kuguma obe nga president, bebe

(Pre-Chorus)

Aah, totyanga kugamba banno eyo
Bagambe nti nkwagala nnyo
Bwenfunamu ssente omwaka guno
Tugenda kujooga mu lo (babe)

(Chorus)

Kubuko kubuko kubuko
Ekisigalidde genda kubuko
Kubuko kubuko kubuko
Ekisigalidde genda kubuko
Kubuko kubuko
Ekisigalidde genda kubuko
Kubuko baby kubuko
Ekisigalidde genda kubuko

(Bridge)

Ffe tuli good good n’omwana
Ngatto na sole nze amusaana
Tuli good good n’omwana, eh eh
Sirina bwenkikweka mukwano
Sirina bwenkikweka no
Omukwano omungi gunsuseeko
Walinyambyeko

(Pre-Chorus)

Aah, totyanga kugamba banno eyo
Bagambe nti nkwagala nnyo
Bwenfunamu ssente omwaka guno
Tugenda kujooga mu lo (babe)

(Chorus)

Kubuko kubuko kubuko
Ekisigalidde genda kubuko
Kubuko kubuko kubuko
Ekisigalidde genda kubuko
Kubuko kubuko
Ekisigalidde genda kubuko
Kubuko baby kubuko
Ekisigalidde genda kubuko

Related Articles

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *


Back to top button