Soft Radio
Lyrics

Ndabirwamu – Dre Kali FT Jose Chameleone Lyrics

Dre Kali, Million (yeah yeah yeah)
Collabo one in a million (MasterBoy)
Baby you’re one in a million
Mama madam mama madam
Aaargh
Dre
Eka wano ku kisenge
Bwe nkutunuulira ne neeraba ah
Natuukayo eyo eyo ewala abaasooka gye baafumya
(Kraizy)
Wannyiga biwundu, bali omutima baakunya
Watungatunga eno material abaasooka gye baayuza aah
Kati gutuuse mu bbanga ate ogamba otulekawo! (aah ah)
Kati tutumbidde mu bbanga, ate ogamba otulekawo! (why?)
Gwe manya eby’omukwano birumya eby’omukwano
binyiga
Eby’omukwano kusoma, eby’omukwano birumya
Bibaamu n’okulwanagana, oh yeah

Dre
Yadde oluusi tubiyomberamu
Baby baby wafuuka ndabirwamu (babe)
Mba mugumu nnyo nnyo
Bwe ntunulako mu ndabirwamu
Yadde oluusi tubiyomberamu
Baby baby wafuuka ndabirwamu (babe)
Mba mugumu nnyo nnyo
Bwe ntunulako mu ndabirwamu

Chameleone
Baby we kioo kioo kioo kioo kioo ooh, aah
Kioo kioo sherry wange wewe ni kioo ooh (la la la)
Yeggwe number one baby you’re the queen; oh oh, oh oh
Ka chai kawooma yeggwe mudalasiini; oh oh, oh oh

Am gonna die don’t create a murder scene, oh oh
Come on, let me tell you
Baby we kioo kioo kioo kioo kioo ooh, aah
Kioo kioo sherry wange wewe ni kioo

Related Articles

Dre
Yadde oluusi tubiyomberamu
Baby baby wafuuka ndabirwamu (babe)
Mba mugumu nnyo nnyo
Bwe ntunulako mu ndabirwamu
Yadde oluusi tubiyomberamu
Baby baby wafuuka ndabirwamu (babe)
Mba mugumu nnyo nnyo
Bwe ntunulako mu ndabirwamu

Both
Omukwano gulinga nga mmere eyokya
Bw’oba oyagala okugirya olina kugumira kubabulwa ah, uh
yeah
Ssi buli akaguddewo kukita
Ssi buli akaguddewo ng’oweta aah ah
Kya butonde onyiigangamu
N’okusonyiwa olekangamu
Wulira eby’abayise olondangamu
Kisumuluzo mu kkufulu ne kisigalamu
Bagamba addiŋŋana amawolu
Y’agaggyamu omukkuto
Your Bwoy

Related Articles

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

Back to top button