Tuloge Lyrics – Nandor Love ft Jowy Landa
(Intro)
Nandor Love (Waguan)
Jowy Landa
Bamuleete tuloge (tuloge)
Bassboi
(Verse 1)
Don’t run away
Don’t run away, baby
Baby please don’t go far away
Ebyo bye wetenda okulumya bantu bakoowu babakyawa dda
Ebyo bye wesoma soma mbu ggwe mu love bakumatiza dda
Ffe boliko twanaaba n’olweza, mmh uuh
Nkupika love nofeesa
(Chorus)
Omusawo bamuleete tuloge
Omuganga bamuleete tusere
Amakubo go gona tugasibe
Tolina gy’ogenda
I wanna love you wello wello, oh oh
I wanna treat you very wello, oh oh
Nkuwe love entukuvu nga holy bible, oh oh oh
Tugende viral viral viral, oooh
(Verse 2)
Bino bye bakugambako abawala ntendewalirwa
Ng’obalagirira gy’osula
Nsaba tebakutekako fitina
Kubanga obasaliza gy’oyita
Ku ggwe ne wendibeera nga nziyira
Kabube bulumi bwa komera
Kakube kutagulwa ddiba nsobola
Kabube bulumi nze nsobola
Ne bw’osera nze nasera
Kati ŋŋenda kusera
Ŋŋenda kuyiga n’okuloga
Ŋŋenda kuloga
(Chorus)
Omusawo bamuleete tuloge
Oyo omuganga bamuleete tusere
Amakubo go gona tugasibe
Tolina gy’ogenda
I wanna love you wello wello, oh oh
I wanna treat you very wello, oh oh
Nkuwe love entukuvu nga holy bible, oh oh oh
Tugende viral viral viral, oooh
(Outro)
Ghost Empire
Uuh