Bwerere Lyrics – Liam Voice
Bwerere Lyrics – Liam Voice
Toleka, toleka
N’oleka omutima gube bwereere
Aaah
And if I ever make a lot of money, baby
Obulungi bwo njagala mbukolemu company, oh maama
Bizibu by’olina kambipambane (kambipambane)
Omulungi takakaalukana tuula omutima gukukakkane
Mbikola lwa kuba nga nkwagala
Abakukwana bangi bakupambana
Ago mayengo gagambe ŋŋanye okukkakkana
Love lyato ŋŋanye okukkakkana sibbira
Nze naawe teri alitugattulula aah ah
Tebatusaabulula
Kizibu ky’olina tosunguwala ah
Akamwenyu ko tekakuva wala
Aaah
Toleka, toleka
Toleka mutima gube bwereere
Toleka, toleka aah
Toleka mutima gube bwereere (aaah)
Toleka, toleka
Toleka mutima gube bwereere
Toleka, toleka aah
Toleka mutima gube bwereere (aaah)
Yadde beesikambula
Bangi bakulwanira
Pretty maama beauty maama aah
Tebakulimba yenze akusaana ooh
Toleka omukwano kyere
N’oleka omutima gube bwereere
Pretty maama beauty maama aah
Mbikola lwa kuba nga nkwagala
Abakukwana bangi bakupambana
Ago mayengo gagambe ŋŋanye okukkakkana
Love lyato ŋŋanye okukkakkana sibbira
Nze naawe teri alitugattulula aah ah
Tebatusaabulula
Kizibu ky’olina tosunguwala ah
Akamwenyu ko tekakuva wala
Aaah
Toleka, toleka
Toleka mutima gube bwereere
Toleka, toleka aah
Toleka mutima gube bwereere (aaah)
Toleka, toleka
Toleka mutima gube bwereere
Toleka, toleka aah
Toleka mutima gube bwereere (aaah)
Bambi toleka omukwano kyere
N’oleka omutima gube bwereere
Oyitangako uuh yeah
Mbikola lwa kuba nga nkwagala
Abakukwana bangi bakupambana
Ago mayengo gagambe ŋŋanye okukkakkana
Love lyato ŋŋanye okukkakkana sibbira
Nze naawe teri alitugattulula aah ah
Tebatusaabulula
Kizibu ky’olina tosunguwala ah
Akamwenyu ko tekakuva wala
Aaah
Toleka, toleka
Toleka mutima gube bwereere
Toleka, toleka aah
Toleka mutima gube bwereere (aaah)
Toleka, toleka
Toleka mutima gube bwereere
Toleka, toleka aah
Toleka mutima gube bwereere (aaah)
Grey Town