Soft Radio
Lyrics

Njagala Lyrics – Lydia Jazmine

Njagala Lyrics – Lydia Jazmine

Lydia Jazmine yeah
Artin on the beat

Ndi first born ataddibwako
Nze asooka siddibwako
Siringa buli bu dummy (obwo)
Buli kaseera bubeera funny (obwo)
Nze nessaamu ku money (otyo)
Nnyirira kimuli ku ttale (awo)

Njagala nga bwe nneeyagala
Sso ssi nga gwe bwe weeyagala
Mmatira nga bwe nneematira
Sso ssi nga bwe weematira
Njagala onjagale nga bwe nneeyagala
Sso ssi nga gwe bwe weeyagala
Njagala ommatira nga bwe nneematira
Sso ssi nga bwe weematira

Related Articles

Nze ndi kimuli ekinyuma okutimba
Ninga ekikajjo omutali namujinga
Nze ndi mumbejja atamanyi bya kulimbwa (eeh eh)
Ne ka figure akalungi akanyuma okutimba
Level
Kati njagala babuuze ekinnyiriza
Ekinfaananya Abangereza (eh)
Mbagambe sweetheart gwe nafuna
Y’ampa love nennyirira
Kati njagala ompise ng’omugole (njagala)
Njagala onkoleko emikolo (njagala)
Njagala nkulage abakulu (njagala)
Kati njagala ebikola amakulu (njagala)

Njagala nga bwe nneeyagala
Sso ssi nga gwe bwe weeyagala
Mmatira nga bwe nneematira
Sso ssi nga bwe weematira
Njagala onjagale nga bwe nneeyagala
Sso ssi nga gwe bwe weeyagala
Njagala ommatira nga bwe nneematira
Sso ssi nga bwe weematira

Njagala omukwano ogunkeese
Ndyoke nkuwe ku mpooza
Kumukumu twesuube
Ebiddugadde nga mbyoza
Ndi kaana ka mummy (otyo)
Lwakuba nakula ne daddy (otyo)
Kati touch my body (awo)
Yaawe my baby (otyo)
Nzenna ndi complete
Taste chocolate (aah)
Ndimu olu magnet (labayo)
Olusika gwe sweetheart (yeah)
Ndimu olu magnet (yeah yeah yeah yeah)
Olusika gwe sweetheart (yeah yeah yeah)
Ndimu olu magnet (yeah yeah yeah)
Olusika gwe sweetheart (yeah yeah yeah)

Njagala nga bwe nneeyagala
Sso ssi nga gwe bwe weeyagala
Mmatira nga bwe nneematira
Sso ssi nga bwe weematira (babe)
Njagala onjagale nga bwe nneeyagala (yeah yeah yeah)
Sso ssi nga gwe bwe weeyagala
Njagala ommatira nga bwe nneematira (njagala)
Sso ssi nga bwe weematira

I want you to love me (ah yeah yeah)
The way I love me (ah yeah yeah)
Can you love me? (ah yeah yeah)
The way I love me (ah yeah yeah)
I want you to love me (ah yeah yeah)
The way I love me (ah yeah yeah)
Can you love me? (ah yeah yeah)
The way I love me yeah yeah (ah yeah yeah)
Ah yeah yeah

Xtranation

Related Articles

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

Back to top button