Soft Radio
Lyrics

Baby Mama (remix) By Pallaso ft Oma Afrikana Lyrics

This is a big song
You better make it your ringtone (Oma Afrikana)
Pallaso
Everybody can you hear me now?
Mpa ku sample sweet mango
Ondi ku mutwe nga kitambo
Muliro gwa kisiki oli lubambo
Olimu ensaali baby mi amor
Lwaki tontaasa?
Omwoyo mpulira gummanja (are you okay?)
Ntwala mu ssomero
Gwe okikola otya ŋŋenda nkomawo
Ye wampa ki?
Leero kusula mu ngatto
Eby’enkya bya nkya tunaabiraba
Tonyumya story mu ndongo
Tongoba, nkwata
Kazannyo ssonko nteeba munda nga Ronaldo
Kazannyo ssonko nteeba munda nga Ronaldo
Baby ma
Baby maama baby ma
By’obigula binnumya
Baby ma
Baby maama baby ma

Leero tetugenda kwebaka
Baby ma
Baby maama baby ma
Hmmm by’obigula binnumya
Baby ma
Baby maama baby ma
W’okwata sinaabawo
Teeba baby teeba
Teeka omupiira munda
Nuuna baby nuuna
Nuuna ku sukaali nuuna
The way your body is soft like a tomato
Nguteeka mu katimba nga Ronaldo
Bw’ocamuka ne nkuyiwako amazzi
Baby leero bukya nkuwangudde
Mateeka mukwano tonnumya njagala
Bw’olaba akuluma ng’onkuba eddagala
Gwe tolikumba na ku mbaga ndala
Mateeka tolipanda na nziga ndala

You know
Baby ma
Baby maama baby ma
By’obigula binnumya
Baby ma
Baby maama baby ma
Leero tetugenda kwebaka
Baby ma
Baby maama baby ma
Hmmm by’obigula binnumya
Baby ma
Baby maama baby ma
W’okwata sinaabawo
Leero kusula mu ngatto
Eby’enkya bya nkya tunaabiraba
Tonyumya story mu ndongo
Tongoba, nkwata
Kazannyo ssonko nteeba munda nga Ronaldo
Kazannyo ssonko nteeba munda nga Ronaldo

Herbert Skillz gwe bawaana
Nsonyiwa Landlord
Leero togenda kunfuna
Nafunyeeyo ekyana
Sisobola kukisubwa kiri urgent
Singa ze nkuwa waakiri osalako
Njagala nnyo osula mu ngatto
Nze era n’eka ekyankubya ndongo
Nga n’emmere yo waakiri ogireka
Baby ma
Baby maama baby ma
By’obigula binnumya
Baby ma
Baby maama baby ma
Leero tetugenda kwebaka
Baby ma
Baby maama baby ma
Hmmm by’obigula binnumya
Baby ma

Related Articles

Baby maama baby ma
W’okwata sinaabawo (gwe)
Saagala kubonyabonya
Kyokka gwe ondi ku mutima ogukunyakunya (you don’t
know)
Mapenzi go gawunyawunya
Era nze bwotanjagala nkwewunyawunya ah
Alabika bulungi ate ali easy
Tayagala biboozi biri silly
Alivinga bulamu buli steady
Ayagala money fully fully eh
Black Magic Entertainment babe

Related Articles

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *


Back to top button