Soft Radio
Lyrics

Muyaaye by Iryn Namubiru ft Rachael k

Muyaaye by Iryn Namubiru ft Rachael k

Muyaaye eh, eeh

Mulimba ah, aah

Both

Related Articles

Ono omusajja

Kale nno bambi mulimba (yatucanga)

Mazima muyaaye

Ate nga bambi taswala (yatucanga)

Ono omusajja

Kale nno bambi mulimba (yatucanga)

Mazima muyaaye

Ate nga bambi taswala (yatucanga)

Iryn

Ono omuloodi

Teyaŋŋamba nti nno muwoowe

Nga buli kadde

Kaafunawo ajja eno wange

Omutima, nemmuwa nange atwale yeah

Mu mikwano, nnyanjulayo owange y’ono

No no no kye saamanya

Gwe ndiko mubandabanda aah ah

Nga lw’asula ewange

Eyo ewuwo, n’akuba ebiraka

Ng’omukyala ow’eka mu mwoyo

Ammanyi, ali safari

Both

Ono omusajja

Kale nno bambi mulimba (yatucanga)

Mazima muyaaye

Ate nga bambi taswala (yatucanga)

Ono omusajja

Kale nno bambi mulimba (yatucanga)

Mazima muyaaye

Ate nga bambi taswala (yatucanga)

Rachael

Yiii bambi yanjagala

Bwentyo nange nemmwewa

Omusajja yampaana

Bambi nange nensiima

Waliwo bwe yantuma eka

Nendaba omukazi

Nembuuza, akola ki awaka wo oyo?

Yaŋŋamba nti mukozi

Akolawo na bukozi

Nange nemmatira, nendoba yiii

Both

Ono omusajja

Kale nno bambi mulimba (yatucanga)

Mazima muyaaye

Ate nga bambi taswala (yatucanga)

Ono omusajja

Kale nno bambi mulimba (yatucanga)

Mazima muyaaye

Ate nga bambi taswala (yatucanga)

Both

Ndayira

Ndayira

Ndayira saategeera

Nange saamanya

Nti omusajja ono mulimba

Ndayira

Ndayira

Ndayira saategeera

Nange saamanya

Nti omusajja ono muyaaye

Mulimba ah, aah

Muyaaye eh, eeh

Both

Ono omusajja

Kale nno bambi mulimba (yatucanga)

Mazima muyaaye

Ate nga bambi taswala (yatucanga)

Ono omusajja

Kale nno bambi mulimba (yatucanga)

Mazima muyaaye

Ate nga bambi taswala (yatucanga)

Both

Ono omusajja

Kale nno bambi mulimba (yatucanga)

Mazima muyaaye

Ate nga bambi taswala (yatucanga)

Ono omusajja

Kale nno bambi mulimba (yatucanga)

Mazima muyaaye

Ate nga bambi taswala (yatucanga)

Muyaaye eh, eeh

Yeah eh yeah eh yeah eh!!!

Related Articles

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

Back to top button