Soft Radio
Lyrics

Sitya Danger by Neithan Price ft Alien Skin LYRICS

Chorus
You know me sitya
You know me sitya danger
You know me sitya
You know me sitya danger
Nebwokanga, nebwotiisa
You know me sitya danger
Nebwokanga, nebwotiisa
You know me sitya danger

Verse I
Mbadde mbuuza mwe abatuloga
Mufunayo ku kadde ne mutukeberako?
Oba mumanyi tuli bubi?
Bwe tufuna ebilungi kyo kibayisa kitya?
Bwe neyisa obulungi mbu ate mbeegula
Kyoka ate bwe nsirikako muwoza neelaga!
Bwe mulaba nkalumye mbu ate nekoza
Kyoka ate lwe sikalumye mbu ssente zabula!
Mbeewala yadde munefasa
Amaaso gabakanuse mulinga nga nsega
Olaba n’Abamerika mbakuba obawuza
Bwe ngwa ku b’amapiano gulibula asala [Eh]

Chorus
You know me sitya
You know me sitya danger
You know me sitya
You know me sitya danger
Nebwokanga, nebwotiisa
You know me sitya danger
Nebwokanga, nebwotiisa
You know me sitya danger

Verse II
Kampala bwalinga nga nsomba byuma bwakera kabaliga numbye
Anti omuziki temulimu interview
Bwentyo mu Ragga nensonga
Nze mbalayirira nja bafukira kiri kyebawalula
Nze mbalayirira nja bafukira kiri kyebawalula
Oba nkyusemu mbakwate ko mukataago
Mbere nga omusezi alumbidwa ekitambo
Balikaaba, balisinda, baliwoloma obugere balisiita [Eh]

Chorus
You know me sitya
You know me sitya danger
You know me sitya
You know me sitya danger
Nebwokanga, nebwotiisa
You know me sitya danger
Nebwokanga, nebwotiisa
You know me sitya danger

You know me sitya
You know me sitya danger
You know me sitya
You know me sitya danger
Nebwokanga, nebwotiisa
You know me sitya danger
Nebwokanga, nebwotiisa
You know me sitya danger

Related Articles

(Outro)
You know me sitya (sitya)
You know me sitya danger (danger)
You know me sitya (sitya)
You know me sitya danger (danger)
Nebwotiisa (tiisa), nebwokanga (kanga)
You know me sitya danger
Nebwotiisa (tiisa), nebwokanga (kanga)
You know me sitya danger

Related Articles

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *


Back to top button