Soft Radio
Lyrics

Nsanji by Vivian Mimi Lyrics

Nsanji Nsanji (eeh)
Pawaz Entertainment
Nsanji mwana wange (ooh)
Bw’olimera ebbeere
Grey Town

Toggulawo omutima ntuulemu
Ntiddemu nandiba omutemu
Feeling zo nandizannyiramu
Dear wange nsazeewo nkikubbireko toloba
Nalimbwa nze
Nakaaba nze
And I never want you to be a victim
Ku bye bankola nakyusa ne mu system yeah
Luli nali nga sirina shida
Bantobya omutima baaguyuza nga paper
Nali mmanyi nti birimu favour
Kumbe maziga tonneefasa niga

Ggalawo
Nze toggulawo omutima
Ggalawo
Bambi nandimenya omutima
Ggalawo
Nengwokya okukira sitima
Toba nga Nsanji
Ggalawo
Toggulawo omutima
Ggalawo
Bambi nandiyuza omutima
Ggalawo
Nengwokya okukira sitima
Toba nga Nsanji

Naawe, ggyamu love yo mu bintu byange
Nsaasira mutima gwo muntu wange
Naawe weesaasire
Weetunuulire obulumi bwetangire
Nkuwadde warning
Ssi ssuubi lya sports betting, ah
Noonya parking
Ebya love byetaaga setting olina okimanya
Nalimbwa nze
Nakaaba nze
And I never want you to be a victim
Ku bye bankola nakyusa ne mu system yeah
Luli nali nga sirina shida
Bantobya omutima baaguyuza nga paper
Nali mmanyi nti birimu favour
Kumbe maziga tonneefasa niga

Related Articles

Ggalawo
Nze toggulawo omutima
Ggalawo
Bambi nandimenya omutima
Ggalawo
Nengwokya okukira sitima
Toba nga Nsanji
Ggalawo
Toggulawo omutima
Ggalawo
Bambi nandiyuza omutima
Ggalawo
Nengwokya okukira sitima
Toba nga Nsanji

Toggulawo omutima ntuulemu
Ntiddemu nandiba omutemu
Feeling zo nandizannyiramu
Dear wange nsazeewo nkikubbireko toloba

Ggalawo
Nze toggulawo omutima
Ggalawo
Bambi nandimenya omutima
Ggalawo
Nengwokya okukira sitima
Toba nga Nsanji
Ggalawo
Toggulawo omutima
Ggalawo
Bambi nandiyuza omutima
Ggalawo
Nengwokya okukira sitima

Related Articles

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

Back to top button