Liam voice
PROMISE – Liam Voice
Skybeats
This is my promise for you
First time nnyabo,ey’okukulaba mu sports wear eya yellow
Namannyirawo,I knew u’ll be my fellow
Alinwanira entalo okuva ku ziro
Baby ondaze amaanyi,obaddewo
Mu bigambo tondesse eeeehh, onwanidde
Ondazze amaanyi otaddewo omugongo bayuze…eeeh..onwanidde
Ondazze amaanyi omulungi butter
Obulamu w’otali tebuba better
Ate era butter,bw’olindeka kuba kuffa oliba onzitta..oh no no
This is my promise for you,ndibeera mwesimbu
Alikwagala sitidde misanvu
This is my promise for you
Ndibeera mwesimbu,baibe nkulage ng’essanyu
This is my promise for you
Maama w’abaana ndiba omulungi taata w’abaana
This is my promise for you
Nkusuubiza okubeera taata omulungi, taata wa Rasta
Omulungi butter obulamu w’otali tebuba better
Ate era butter bw’olindeka kuba kuffa oliba onzitta..oh no no
I’ll love you to the moon and back
I love you,I promise u’ll be my back
Baibe,I know you’re not go lack
Ndibeerawo baibe…ooh my bae
This is my promise for you
Ndibeera mwesimbu, alikwagala sitidde misanvu
This is my promise for you
Ndibeera mwesimbu,baibe nkulage ng’essanyu
This is my promise for you
Maama w’abaana ndiba omulungi taata w’abaana
This is my promise for you
Nkusuubiza okubeera taata omulungi, taata wa Rasta
………….. omulungi butter ,obulamu w’otali tebuba better
Ate era butter bw’olindeka kuba kuffa oliba onzitta…oh no no
I love you butter