Soft Radio
Lyrics

Aliyita luddawa by Saudah Baagala (LYRICS)

Ebyange oli wa birya
Brian Beats
Ebyange oli wa birya ah
Njagala nkwagale ebitabangangawo
Ebinaalokola ne sitaani
Ba ‘it won’t last’, ‘it will end in tears’
Biboozi bya saloon
Njagala onneeyune nga bw’olaba abato
Bwe bettanira zi cartoon
Ndabula obuwala obulikugambako
Ndibuwambisa drone
Gwe wantamiiza okira beer
Ebyange oli wa birya
Kuba akaama eno mu ear
N’abakwegwanyiza bafune fear ah
Nkweyitira General
Tuzzi twa nsulo oh
Tugabana na pillow emu Gwe,
ssaalongo w’abalongo
Alitwawula aliyita luddawa?
(Aliyita luddawa?)
Ng’eno gye tweraga ekuba nga ttaba
(Ye aliyita luddawa?)
Mbuuza alitwawula aliyita luddawa?
(Aliyita luddawa?)
Ng’eno gye tweraga ekuba nga ttaba
(Ye aliyita luddawa?)
Akatookye oyagala kanyige oba minekye eh?
Akanyama nkasiikeko oba nkookye eh?
Kibuyaga nebwakunta osigula emivule
Alitusanga twekutte
Abantu nebweboogera ebimenya emmeeme
Nze nanywera it’s okay
Nkweyitira General
Tuzzi twa nsulo oh
Tugabana na pillow emu
Gwe, ssaalongo w’abalongo
Alitwawula aliyita luddawa?
(Aliyita luddawa?)
Ng’eno gye tweraga ekuba nga ttaba
(Ye aliyita luddawa?)
Mbuuza alitwawula aliyita luddawa?
(Aliyita luddawa?)
Ng’eno gye tweraga ekuba nga ttaba
(Ye aliyita luddawa?)
Njagala nkwagale ebitabangangawo
Ebinaalokola ne sitaani
Ba ‘it won’t last’, ‘it will end in tears’
Biboozi bya saloon
Akatookye oyagala kanyige oba minekye eh?
Akanyama nkasiikeko oba nkookye eh?
Gwe wantamiiza okira beer
Ebyange oli wa birya
Kuba akaama eno mu ear
N’abakwegwanyiza bafune fear ah
Alitwawula aliyita ludawa?
(aliyita ludawa?)
Ng’eno gyetwelaga ekuba nga ttaba
(ye aliyita ludawa?)
Mbuuza alitwawula aliyita ludawa?
(aliyita ludawa?)
Ng’eno gyetwelaga ekuba nga ttaba
(Ye aliyita ludawa?)

Related Articles

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

Back to top button